CATHERINE NAHERYA LYRICS

"OMWOYO WO" From GMP PROMOTIONS

lyrics

Omwoyo wo

Intro
Obulamu bwange
Buli mugwe
Omwoyo wa mukama
Nga toli nange
Mpulira nsana wo
Nzize jyoli Mukama
Onzijuze omwoyo wo
Ompe obulamu mpangule.

Chorus
Nze nsabye omwoyo wo
Mukama ankulembere
Nze nsambye omwoyo wo
Kitange anyambe
Nze nsabye omwoyo wo
Mukama annungamye
Nze nsabye omwoyo wo
Kitange anywenze.

Verse 1
Yesu bwewali nga ogenda, watusubiza omubeezi
Anatuyamba nga mulugendo lwaffe
Nzikakanye wooli nga nsaba omubezi
omwoyo omutukuvu munsi eno ankulembere
nga sirina mwoyo wo munsi eno mbanga omuzibe
atamanyi gyagenda buli kimu nga atomera kitomere
kyenva nsaba omwoyo wo omubezi anyambe
yesu nsabye omwoyo wo omubezi anyambe.


Chorus
Nze nsabye omwoyo wo – nsabye omwoyo wo
Mukama ankulembere - Yesu nze nsabye omwoyo
Nze nsambye omwoyo - omwoyo wokumanya.
Kitange anyambe - okusoma ekigambo kyo
Nze nsabye omwoyo wo -yesu nze nsabye omwoyo wo
Mukama annungamye -
Nze nsabye omwoyo wo – yesu nze nsabye omwoyo wo
Kitange anywenze. –tondeka nneme okubula.

Interlude..................
Eeeeeh
Yesu nze nsabye omwoyo wo

Verse 2
Bingi bye sisobola kulwange wotali omubeezi
Okukuma obwesigwa, nokukola obulungi
Okwagala abalabe bange,okusonyiwa no’kwenenya.
Yesu nsabye omwoyo wo omubeezi anyambe.

Claimax Chorus
nze nsabye omwoyo wo
Nze nsabye omwoyo wo – Yesu nze nsabye omwoyo wo
Mukama ankulembere - nsabye omwoyo wo
Nze nsambye omwoyo - omwoyo wokumanya
Kitange anyambe - Lungangamya amakubo gange.
Nze nsabye omwoyo wo - nze nsabye omwoyo wo
Mukama annungamye - nyamba nneme okubula taata
Nze nsabye omwoyo wo – nsabye omwoyo wo.
Kitange anywenze. –Tondeka kubula ssebo.

Nze nsabye omwoyo wo – nyweza ebigere byange.
Mukama ankulembere - njigiriza ekigambo kyo.
Nze nsambye omwoyo - yesu nze nsabye omwoyo wo.
Kitange anyambe - mubulamu bwange
Nze nsabye omwoyo wo -
Mukama annungamye - nkwetaga mu mirimo gyange
Nze nsabye omwoyo wo – ne mubaana bange.
Kitange anywenze.

By Catherine Naherya.  

WRITTEN BY
CATHERINE NAHERYA


Comment on "Catherine Naherya - Omwoyo Wo Lyrics "

  • LIKE GOSPEL MUSIC ON FACEBOOK :