"SIJJA KUKULEKA" From GMP PROMOTIONS
Sijja kuleka Lyrics - Colines Praise
Verse 1
Tuvude wala nze nawe Yesu
Sikiwa nti oyinza okundeka
Ebiwonvu n'ensozi tubiyisemu nawe
Omberedewo mukwano asinga
Wawandiika erinya lyange
Mu bibatu byo tonerabiranga
Ne wano wentuuse ssi lwa maanyi gange
Lwa kisa kyo n'omwoyo wo
Chorus
Sijja kuleka nze ndi wuwo nawe oli wange
Wemba nga nkooye ompambatira ompumuza
Yesu Yesu Yesu Mukwano Asinga
Refrain
Kati sijja kutya wade nga ntambula
Mu kiwonvu ekyokuffa Siritya kabi kona
Oluga lwo n'omuggo gwo bye binsanyusa
Onteekerateera emmeeza mu balabe bange
Chorus
Sijja kuleka nze ndi wuwo nawe oli wange
Wemba nga nkooye ompambatira ompumuza
WRITTEN BY
COLINES PRAISE
This Week's Top Song
GWE WEKKA |
APOSTLE JONATHAN
Downlod Song
Play Song
Trending
RECENT SEARCHES (0)
VIEW ALLFeatured Song
Twalibaddewa |
Grace Nakimera
Downlod Song
Play Song
Comment on "Colines Praise - Sijja Kukuleka Lyrics "