COLINES PRAISE LYRICS

"OGULUMIDDE" From GMP PROMOTIONS

Ogulumidde Lyrics - Colines Praise 

 

Verse

Kabaka wange omulungi

Taata ow'amaanyi

Olina Amaanyi

Olina Obuyinza

Twala etendo lyange

 

Chorus

Tukuwa ekitiibwa n'etendo lyaffe

Oh oh Yesu Ogulumidde

 

Verse

Wawebwa erinya erisinga amanya

Obulungi bwo tebugerageranyizibwa

Buli lulimi lwatule

Buli viivi livuname

Lisinze gwe Yesu Omutukuvu

 

Chorus

Tukuwa ekitiibwa n'etendo lyaffe

Oh oh Yesu Ogulumidde

 

Refrain

Ogulumizibwe x2

Twala ekitiibwa Ogulumidde

WRITTEN BY
COLINES PRAISE


Comment on "Colines Praise - Ogulumidde Lyrics "

  • LIKE GOSPEL MUSIC ON FACEBOOK :

This Week's Top Song

Luganda Gospel Nonstop | GMP Promotions
Downlod Song Play Song

GMP Promotions-Luganda Gospel Nonstop

Trending

Music & Videos