GRACE NAKIMERA LYRICS

"TWALIBADDEWA" From GMP PROMOTIONS

Your grace is enough
Ekisa kyo kimalla
Your grace is enough
Ekisa kyo kimalla

Twalibaddewa singa Kristo teyajja
Twalibaddewa wa wa
Twalibaddewa singa Kristo teyajja
Twalibaddewa wa wa

Ogulumizibwe nga
Otendelezebwe nga
Ozinzibwe nga
Mukama katonda (Katonda)

Musayi noyiwa netunaaba
Omwoyo notuwa atulungamye
Amanyi notuwa netuwangula
Byonna mukigambo, kigambo kigambo

Easanyu notuwa elyo muyyika
Mirembe notuwa mubunjuvu
Bulamu notuwa mubunjuvu

Byona mu kigambo, kigambo kigambo
Nze kyenva kyenva nebuuza
Kyenya kyenva nebuuza

Twalibaddewa singa Kristo teyajja
Twalibaddewa wa wa
Twalibaddewa singa Kristo teyajja
Twalibaddewa wa wa

Ogulumizibwe nga
Otendelezebwe nga
Ozinzibwe nga
Mukama katonda (Katonda)

Ogulumizibwe nga
Otendelezebwe nga
Ozinzibwe nga
Mukama katonda (Katonda)

Endwadde nowonya bulumi nowonya
Bikolligo nokutula mukisa notuwa
Kitibwa notuwa mubujuvu
Byona mu kigambo, kigambo kigambo
Nze kyenva kyenva nebuuza

Twalibaddewa singa Kristo teyajja
Twalibaddewa wa wa
Omukwano gwo, obulungi bwo
Obulamu bwo munze
Omukwano gwo, obulungi bwo
Obulamu bwo munze

Binkyusizaa, binkyusizaa
Binkyusizaa

Ogulumizibwe nga
Otendelezebwe nga
Osinzibwe nga
Mukama katonda (Katonda katonda)

Ogulumizibwe nga
Otendelezebwe nga
Osinzibwe nga
Mukama katonda (Katonda katonda)

Ogulumizibwe nga
Otendelezebwe nga
Osinzibwe nga
Mukama katonda (Katonda katonda)

Ogulumizibwe nga
Otendelezebwe nga
Ozinzibwe nga
Mukama katonda (Katonda katonda)

WRITTEN BY
GRACE NAKIMERA


Comment on "Grace Nakimera - Twalibaddewa Lyrics "

  • LIKE GOSPEL MUSIC ON FACEBOOK :

This Week's Top Song

Way Maker mp3 | Sinach
Downlod Song Play Song

Sinach-Way Maker mp3