"MBERELAWO YESU" From GMP PROMOTIONS
Ngoli nange, luno olugendo lujja kunyangiyila.
Olugendo lwendimu luwanvu Yesu, naye nsaba ombererewo Mukama, kulwelinya lyo ayi Katomda wange, kyemanyi ngenda kuluwangula.
Mberelawo Yesu mulugendo lwendimu kitange, mberelawo sebo, bwotambere yani anambera, luno olugendo nga luwanvu lwetagga gwe amanyi ebili maaso, yadde abalabe banteze bwonombera nange natuka.
Gwemanyi ebili maaso gyendagga ekwe zabalabe wona zebatesa, nkulembera gwo manyi ebiliwo nebigenda okujja, omulabe yewezze okunkola obubi kubanga yajja kubba kutta nakuzikiliza, naye gwe wajja tube nobulamu, nkulembera otusse mirembe.
Mberelawo Yesu mulugendo lwendimu kitange, mberelawo sebo, bwotambere yani anambera, luno olugendo nga luwanvu lwetagga gwe amanyi ebili maaso, yadde abalabe banteze bwonombera nange natuka.
Eyesigama kugwe aba mugumu, kubanga obelwo tobongotta, gw'eyaliwo era aliwo kati, era aliberawo emirembe n'emirembe. Bwenzijukira ebisera ngandi na taata, ngabuli kimu taata gwempitta, ngamanyi nina mulwanyi owamanyi atali ndekawo, naye taata lweyaffa lwenakizula nti omuntu abako wakoma, kanesigge gwe Mukama nyini bulamu bwebutagwako.
Mberelawo Yesu mulugendo lwendimu kitange, mberelawo sebo, bwotambere yani anambera, luno olugendo nga luwanvu lwetagga gwe amanyi ebili maaso, yadde abalabe banteze bwonombera nange natuka.
Mumakubo gyetuyitila tetumanya kwezamulabe tulabye bangi abatandika olunaku ngabalamu ekiro nebazza milambo, wano ebya Kawesa byatutengula, Abiligga Kirumira nabalala nkumu, bagenda basanyuffu ngabamanyi nti banadda mirembe, laba omulabe bwabatega mukoona, Mukama byentya nze nyamba okulembere ondage wenayitira ntuke mirembe. Naluno olugendo lw'obulokozzi ebisomozza bingi nyo, yadde eryato linjuya naye nze nsigale nga kunwezeza.
Mberelawo Yesu mulugendo lwendimu kitange, mberelawo sebo, bwotambere yani anambera, luno olugendo nga luwanvu lwetagga gwe amanyi ebili maaso, yadde abalabe banteze bwonombera nange natuka.
Mberelawo Yesu mulugendo lwendimu kitange, mberelawo sebo, bwotambere yani anambera, luno olugendo nga luwanvu lwetagga gwe amanyi ebili maaso, yadde abalabe banteze bwonombera nange natuka.
Ngoli nange Yesu;
Ngoli nange, luno olugendo lujja kunyanguyila
Tondeke kubula;
Ngoli nange, luno olugendo lujja kunyanguyila
Oba muliro;
Ngoli nange, luno olugendo lujja kunyanguyila
Mumazzi amanji;
Ngoli nange, luno olugendo lujja kunyanguyila
Ekwe zabalabe taata ozisazamu;
Ngoli nange, luno olugendo lujja kunyanguyila
Alungamya ebigere;
Ngoli nange, luno olugendo lujja kunyanguyila
Adagirira amakubo amatuffu;
Ngoli nange, luno olugendo lujja kunyanguyila
Emiteggo gimbuse;
Ngoli nange, luno olugendo lujja kunyanguyila
Ntambule kubanga nina esubi;
Ngoli nange, luno olugendo lujja kunyanguyila
Ngoli nange, luno olugendo lujja kunyanguyila
WRITTEN BY
PR. MILLY SERUGO
This Week's Top Song
Ye Yesu |
APOSTLE JONATHAN
Downlod Song
Play Song

Trending
RECENT SEARCHES (0)
VIEW ALLFeatured Song
Twalibaddewa |
Grace Nakimera
Downlod Song
Play Song

TOP VIDEOS (5)
VIEW ALLMUSIC NEWS (5)
VIEW ALL
Rwanda’s Gospel Sensation Israel Mbonyi Set For Ugandan Concert
Born in the Democr ...
All set for the Pr. Joshua Ssempebwa Live In Worship Experience.
Here's everyth ...
EXODUS UNLOCKS A NEW SONG
Celebrated Gospel ...
Presiding Apostle Dr. Joseph Serwadda
Apostle Dr. Joseph ...
Singing Secular Music Means Serving The Devil (Wake Up Call)
King Of Radio Wesl ...MUSIC ARTICLES (5)
VIEW ALL
Retaliation Movie Screening | A Powerful Exploration of Abortion and Human Rights
On May 26th, 2024, ...
Unveiling a new Online Radio | Big Sounds Radio
📻 RADIO is an a ...
A couple of Gospel Artists stand in the Gap
Help or wanting to ...
And behold it's Spirit TV a new Christian television
And behold it' ...
Comment on "Pr. Milly Serugo - Mberelawo Yesu Lyrics "