WITTY EDDY LYRICS

"NJAGALA KUMANYA" From WITTY EDDY

A Witty Eddy
Eh ah mbadde malaya mbadde muyaye mbadde mulimba
Nga ebya mukama tonyumya ah ah
Kinno kyendabye nze kinsusekko
I say

CHORUS
Mukama njagala kulaaba
(Njagala kukulaaba mukama taata)
Njagala kumanya
(Njagala nkumanye mukama taata)
Njagala kulaaba niina ebibuzo byendetta
Niina ansa ntono nyo
Njagala kumanya
Niina ebibuzzo byembuzza
Niina ansa ntono nyo
Njagala kulaaba

Gwe waddawa nkugambe kko
Nkukwatekko gwe eyyo taata
Eh ah bizibu byee nsi
Miteggo gge nsi
Jjaali jansibba eyyo taata
eh yi nze wamanya nga sinakumanya
wanjagala gwe taata nga siina kwagala
bizibu bye nsi gwe nosumulula
enjegele zza balabbe bange gwe nnonsumulula
i say, nkwata nkwata siselela
Sitani genda nze sikwetaga
Mukama taata gwe jangu onyambe
Mbelawwo gwe wooli

CHORUS
Njagala kulaaba
(Njagala kukulaaba mukama taata)
Njagala kumanya
(Njagala nkumanye mukama taata)
Njagala kulaaba niina ebibuzo byendetta
Niina ansa ntono nyo
Njagala kumanya
Niina ebibuzzo byembuzza
Niina ansa ntono nyo
Njagala kulaaba

Oli mutima gwange
Oli mutima gwange
Eh mukama taata
Oli malaika yange
Oli malaika yange
Eh kabaka taata
Gwe mazzi nti ggenonya
Gwe taala elimulisizza
Mmu nsi yekizikizza
Gwe bulamu nze bwenonya
Gwe kabaka ankumma nze wesiwulira
Njagala nkukwata sikuutta
Njagala nkunwezze mukama nze sikuuta ah ah
Njagala mbeere wolibba
Njagala nsule nga awwo gwe taata wosula

CHORUS
Mukama njagala kulaaba
(Njagala kukulaaba mukama taata)
Njagala kumanya
(Njagala nkumanye mukama taata)
Njagala kulaaba niina ebibuzo byendetta
Niina ansa ntono nyo
Njagala kumanya
Niina ebibuzzo byembuzza
Niina ansa ntono nyo
Njagala kulaaba

Praise him everybody lift him
Lord Jesus everybody praise him
Ono yasinga mmu bakatonda bbe nsi enno
Mubutuffu kale mwattu bendabye
I will praise you father
Everyday and night i will lift you father
Nananana I will praise you father
I will praise you father
Everyday and night i will lift you father
So let me say
Gwe amanyi wensula
Gwe amanyi mwattu wesibye
Nne wendya nne wemiila
Gwe amanyi wensula
Gwe amanyi amagenda gange
Nna maada
Nze nne kyendifukka
Gwe amanyi wendibba
Gwe amanyi nne kyendikola musilu enno
Mwattu wotaali ya ya
Nze ndibelawwo nenkusinza taata ye ayi

CHORUS
Njagala kulaaba
(Njagala kukulaaba mukama taata)
Njagala kumanya
(Njagala nkumanye mukama taata)
Njagala kulaaba niina ebibuzo byendetta
Niina ansa ntono nyo
Njagala kumanya
Niina ebibuzzo byembuzza
Niina ansa ntono nyo
Njagala kulaaba

Mukama njagala kulaaba
(Njagala kukulaaba mukama taata)
Njagala kumanya
(Njagala nkumanye mukama taata)
Njagala kulaaba niina ebibuzo byendetta
Niina ansa ntono nyo
Njagala kumanya
Niina ebibuzzo byembuzza
Niina ansa ntono nyo

Njagala kukulaaba
(kukulaba)
Mukama taata
Kulaaba gwe taata
Njagala nkumanye mukama taata
Njagala kukulaaba
Mukama taata
Eehh beera wa kiisa nyo
Njagala nkumanye
Mukama taata
Silikulekka
Ndiberawwo
Njagala kukumanya
Njagala kukumanya....

WRITTEN BY
WITTY EDDY


Comment on "Witty Eddy - Njagala Kumanya Lyrics "

  • LIKE GOSPEL MUSIC ON FACEBOOK :

This Week's Top Song

Luganda Gospel Nonstop | GMP Promotions
Downlod Song Play Song

GMP Promotions-Luganda Gospel Nonstop

Trending

Music & Videos
RECENT SEARCHES (0)
VIEW ALL

Featured Song

Twalibaddewa | Grace Nakimera
Downlod Song Play Song

Grace Nakimera-Twalibaddewa

TOP VIDEOS (5)
VIEW ALL


MUSIC NEWS (5)
VIEW ALL


MUSIC ARTICLES (5)
VIEW ALL